Biri Biri Lyrics By King Saha

Andre on de Beat

Nkwagala nga otudde wali Wali
Nenkunyumiza biri
Ebyaliwo luli ye
Mu ka umbrella
bwetumwenya bwetwewaana aaah
Mbeera mbirowoozaako yeah
Weesunangako nga munno akufaako ooooh
Mukwano mukwano
Munnange tomanyi kiri eno
Nnyamba oh mukwano oooh


Nkwagala biri Biri biri biri yeah ehe
Wankola bubi Lwe wadduka luli yeah ehe
Nkwagala biri Biri biri biri yeah ehe
Wankola bubi Lwe wadduka luli yeah


Omukwano guwooma ngambaako nti tolinkyawa
Abangi bagenda Abandi bwebajja nebeekyanga
Nze ngamba Linda embaga Embaga ngireeta teweekyanga
Nkwagala nnyo nnyo Singa okimanyi singa okimanyi
Nze wannondayo ooh N’onzija mu Bali nnava mu Bali
Mukwano mukwano Munnange tomanyi kiri eno
Nnyamba oh mukwano oh


Nkwagala biri Biri biri biri yeah ehe
Wankola bubi Lwe wadduka luli yeah ehe
Nkwagala biri Biri biri biri yeah ehe
Wankola bubi Lwe wadduka luli yeah eeh


Nkwagala nga otudde wali Wali
Nenkunyumiza biri Ebyaliwo luli ye
Mu ka umbrella bwetumwenya bwetwewaana aaaah
Mbeera mbirowoozaako Yeah
Weesunangako nga munno akufaako ooooh
Mukwano mukwano Munnange tomanyi kiri eno
Nnyamba oh mukwano oooh oooh
Nkwagala biri Biri biri biri yeah ehe
Wankola bubi Lwe wadduka luli yeah ehe
Nkwagala biri Biri biri biri ye eh eh
Wankola bubi Lwe wadduka luli yeahh eh

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *