Byafayo Lyrics By Kent & Flosso (Voltage Music)

Voltage music
Sweet pick up your phone
I remember the day
It was December
Wenagamba anti nkwagala
Era one day they will remember
Nakusanga mukateteyi
Eyo mu downtown nga tulinze ka train
Yegwe eyamponya zilaavu pain
Ne busexy obwagala ebyebeeyi
Would you pick up your phone hmmm
wud u iko moyoni


Batusomeko mu byafaayo
Anti omukwano gwaffe gwabaayo
Batusomeko mu byafaayo hmmm
Bogere mu byafaayo
Nti gulibaawo tegulivaawo
Basome Abo mubyafaayo hmmm
Balitusomako n’abalala balilabilangako baby gyal


Nali mukwano gwo
Yo the final of ma heart yes you know gyal
Ebitabo balibilekawo
N’abaana baabwe bayigirangako baby gyal
Inna Angelo balibajjawo
Kw’eyo tym ffe abalibeerawo baby gyal
Checkin Checkin data base
It’s only me and you motivate
And de last tym I checked
Me and you still better than the restBatusomeko mu byafaayo
Anti omukwano gwaffe gwabaayo


Batusomeko mu byafaayo hmmm
Boogere mu byafaayo
Nti gulibaawo tegulivaawo
Basome abo mu byafaayo

Checkin Checkin data base
In history me and you motivate
And de last time I checked
Me and you still better than the rest
Mpadiika elinnya ku kipande
Bamanye nti baby oli wange
Telulikya nti baby ng’onkwaaye hmmm gyal
Balitusomako n’abalala
Balitusomako baby
Batuyigireko eby’omukwano
Batuyigireko baby gyaal


Batusomeko mu byafaayo
Nti omukwano gwaffe gwabaayo
Batusomeko mu byafaayo
Boogere mu byafaayo
Nti gulibaawo tegulivawo


Basome Abo mu byafaayo hmmm
We making dem history
Ffe tubakolera ka history
Guno omukwano gwaffe gwa history

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *