Leesu Lyrics By Radio Mosee

Murder kays
Mukwano mbadde mpulaninga oba
Nkulinde kumakya
nga wakazukuka
Naye tewebaaka ah ah
Sleepless lady
Mukwano ne leero njagala omanye
Nti nkwagala nga bwenakugamba
Luri mukusooka ah ah ah
Yes girl
Mukusooka girl uhm
Mukwano nakutte yo aka bus
Akasooka nzijje nkulabe
Nafuuka musiizi wa bifananyi
Nsiiba nkusiiga ojje ojje welabe
Mukwano nsasira bwemba nkukeleddeko
Naye ewange sikyebaaka
Nsula nkuloota ahh
Nkwatilwa ekisa
Yenze
uh uh uh uh
owedda oli
Yenze gwojjukira
Abalala..
.


Chorus
Yambala a kaleesu
Wesibe kaleesu
Leesu
leesu leesu yeah
Wesibe leesu yeah yeah
Wesibe Leesu
Wesibe leesu leesu
Leesu yeah eh
Wesibe leesu ah nah nah nah
leesu
Leesu yeah
Yeah


N’abayimbi babuyimbako obulungi bwo
Masanyalaze bagayiya mu maziga go
N’ensi eno etengeredde ku bulago bwo
Yeah
Besimye abagalabako ago amaaso go
Nsaliwa n’abawulira ediboozi lyo
Newaanyewaanye nti ndi mukwano gwo
.
Njagala space nga ku shade yo
Uhm yeah
Okuva lwenasooka okukulaba
Edakyiika n’esaawa teziweela
Bwontunilira ngamba darling tolaba
Ndabirwamu lubalala
Wafuuka kabaani kenyokeza
Ewange gyosula
Oli nnaga muntu gwe permit
Kitambulisho kyangu gwe walaga
Yegwe gwendaga


.
Chorus
Mukwano mbadde mpulaninga oba
Nkulinde kumakya
nga wakazukuka
Naye tewebaaka ah ah
Sleepless lady
Mukwano ne leero njagala omanye
Nti nkwagala nga bwenakugamba
Luri mukusooka ah ah ah
Yes girl
Mukusooka girl
Mukwano nakutte yo aka bus
Akasooka nzijje nkulabe
Nafuuka musiizi wa bifananyi
Nsiiba nkusiiga ojje ojje welabe
Mukwano nsasira bwemba nkukeleddeko
Naye ewange sikyebaaka
Nsula nkuloota ahh
Nkwatilwa ekisa
Yenze
uh uh uh uh
owedda oli
Yenze gwojjukira
Abalala..
Yambala a kaleesu
Wesibe Ka leesu leesu leesu leesu

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *