Nkwagalira Ddala Lyrics By David Lutalo

Baby on’ondekera ye ani?Kuba naloose osibye ogenzeMazima ne nsigala awo nga nkaabaNg’obimaze ondese onkyayeWalayidde n’okomba ne paasiMbu bw’olinzirira oliba owenzeKati nze naakikola ntya?Ng’ondese eno gwe oli eyo ?Omukwano gwe nzize ntangiliraNg‘odibaze oyiye awo !Kati ŋŋumyako, bambiWakiri, haniNsuubizaako nti kaabe aniTolindeka mummyOnnafuya omutimaSimanyi na bwe naakola!Emmere bwe ngikozaN’ennemerera okuluma, eh Onteekako akamwenyu baby sikusaagisaNkwagalira ddalaOfumba n’ojjiisa …

Nakusiima Lyrics By David Lutalo

Ŋŋenda kunyiyisa amapenziMu buntu nakusiima yeggwe wandya omwoyoNjagala nkuyise nga queenBambi nakusiima yeggwe wandya omwoyoNina laavu ennunge ne sukaaliMu buntu nakusiima yeggwe wandya omwoyoNkukubire obugoma n’amataaliBambi nakusiima yeggwe wandya omwoyo Aah, alwadde laavu tabulaNali nfaananako eyawugukaNga mpulira ng’akalirirwaDdala nga mbulako awaniriraNina ankuddemu ki lockNfunye antaasa empewoOli kanyama ku luti ku kyotoKanvube nafunye eddoboNgya kuba nkusanyulaNkulayirira …